Jeremiah 17:13

13 aAyi Mukama essuubi lya Isirayiri,
bonna abakuvaako baliswala.
Abo abakuvaako ne bakuleka baliba ng’abawandiikiddwa mu nfuufu,
kubanga bavudde ku Mukama,
oluzzi olw’amazzi amalamu.
Copyright information for LugEEEE